Ntusa Okwebaza Kwange by Kyomuhendo Speace
Nkweyanziza nnyo Eli ekitongole ekya Rotarian Camping olw'obuyambi bwe mwampa ku mwana wange Atuhairwe Edwin. Omwana wange namuzaala nga ayina ekituli ku mutima. Kino nakimanya nga wa myezi ena, nga maze okumutuusa eri specialist w'abaana, Dr. Kagwa, ayina edwaliro lye mu Kagadi...